Jeremiah 51:30

30 aAbalwanyi ba Babulooni balekedde awo okulwana;
basigadde mu bigo byabwe.
Baweddemu amaanyi;
bafuuse nga bakazi.
Ebifo bye mw’abeera byokeddwa omuliro;
emitayimbwa gy’oku nzigi ze gimenyeddwa.
Copyright information for LugEEEE