‏ 1 Samuel 3:3

3Ettabaaza ▼
▼Ettabaaza ya Katonda mu kifo ekitukuvu yali eteekeddwa okwaka ekiro kyonna (Kuv 27:20-21; 30:7-8). Noolwekyo okwolesebwa okwo kwaliwo mu ssaawa ez’oku makya ennyo, ng’enjuba tennavaayo
ya Katonda yali tennazikira nga ne Samwiri yeebase mu yeekaalu ▼
▼eyogerwako wano ye Weema ey’Okukuŋŋaanirangamu
ya Mukama ng’aliraanye essanduuko ya Katonda we yali.
Copyright information for LugEEEE