‏ Exodus 30:7-8

7“Alooni anaayotezanga obubaane buli nkya, bw’anajjanga okulongoosa ettaala. 8Era Alooni bw’anajjanga okukoleeza ettaala akawungeezi, anyookezenga obubaane mu maaso ga Mukama mu mirembe gyammwe gyonna.
Copyright information for LugEEEE