‏ Genesis 21:2-3

2 aSaala n’aba olubuto, n’azaalira Ibulayimu omwana owoobulenzi mu bukadde bwe, mu kiseera Mukama kye yamugamba. 3 bIbulayimu n’atuuma omwana owoobulenzi, eyamuzaalirwa Saala, erinnya Isaaka.
Copyright information for LugEEEE