‏ Genesis 38:6-8

6Era Yuda n’awasiza mutabani we omukulu, Eri, omukazi erinnya lye Tamali. 7Naye Eri mutabani wa Yuda omukulu n’aba mwonoonyi mu maaso ga Mukama; Mukama n’amutta.

8Awo Yuda n’agamba Onani nti, “Genda eri muka muganda wo, ofunire muganda wo ezzadde.”
Copyright information for LugEEEE