Isaiah 29:8

8 ang’omuntu alumwa enjala bw’aloota ng’alya
naye bw’agolokoka n’asigala ng’akyalumwa enjala;
oba ng’omuntu alumwa ennyonta bw’aloota ng’anywa
naye n’agolokoka nga munafu ng’akyalumwa ennyonta.
Ekyo kye kirituuka ku bibinja by’amawanga gonna
agalwana n’Olusozi Sayuuni.
Copyright information for LugEEEE