a Kub 5:9 nny 15

Revelation of John 7:9

Ekibiina ky’Abantu Obutabalika nga bambadde Ebyambalo Ebyeru

9 aOluvannyuma lw’ebyo ne ndaba, era laba, ekibiina ky’abantu ekinene ennyo nga tebasoboka na kubalika, nga bava mu buli nsi na buli kika, na buli ggwanga na buli lulimi, nga bayimiridde mu maaso g’entebe ey’obwakabaka ne mu maaso g’Omwana gw’Endiga nga bambadde ebyambalo ebyeru nga balina n’enkindu mu ngalo zaabwe.
Copyright information for LugEEEE